Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Lukka

Essuula

Ebirimu

  • 1

    • Obubaka eri Tewofiro (1-4)

    • Gabulyeri ayogera ku kuzaalibwa kwa Yokaana Omubatiza (5-25)

    • Gabulyeri ayogera ku kuzaalibwa kwa Yesu (26-38)

    • Maliyamu akyalira Erizabeesi (39-45)

    • Maliyamu atendereza Yakuwa (46-56)

    • Yokaana azaalibwa era atuumibwa erinnya (57-66)

    • Obunnabbi bwa Zekkaliya (67-80)

  • 2

    • Okuzaalibwa kwa Yesu (1-7)

    • Bamalayika balabikira abasumba (8-20)

    • Okukomolebwa n’okutukuzibwa (21-24)

    • Simiyoni alaba Kristo (25-35)

    • Anna ayogera ku mwana (36-38)

    • Baddayo e Nazaaleesi (39, 40)

    • Yesu ng’ali mu yeekaalu nga wa myaka 12 (41-52)

  • 3

    • Yokaana atandika omulimu gwe (1, 2)

    • Yokaana abuulira ku kubatizibwa (3-20)

    • Okubatizibwa kwa Yesu (21, 22)

    • Olunyiriri lw’obuzaale bwa Yesu (23-38)

  • 4

    • Omulyolyomi akema Yesu (1-13)

    • Yesu atandika okubuulira mu Ggaliraaya (14, 15)

    • Ab’e Nazaaleesi bagaana okukkiriza Yesu (16-30)

    • Mu kkuŋŋaaniro e Kaperunawumu (31-37)

    • Nnyina wa muka Simooni n’abalala bawonyezebwa (38-41)

    • Abantu bangi basanga Yesu mu kifo ekyesudde (42-44)

  • 5

    • Ebyennyanja bikwatibwa mu ngeri ey’ekyamagero; abayigirizwa abaasooka (1-11)

    • Omugenge awonyezebwa (12-16)

    • Eyali yasannyalala awonyezebwa (17-26)

    • Yesu ayita Levi (27-32)

    • Abuuzibwa ebikwata ku kusiiba (33-39)

  • 6

    • Yesu, “Mukama wa Ssabbiiti” (1-5)

    • Ow’omukono ogwali gwakala awonyezebwa (6-11)

    • Abatume Ekkumi n’Ababiri (12-16)

    • Yesu ayigiriza era awonya (17-19)

    • Ebireeta essanyu; eby’ennaku (20-26)

    • Okwagala abalabe (27-36)

    • Mulekere awo okusalira abalala omusango (37-42)

    • Omuti gutegeererwa ku bibala byagwo (43-45)

    • Ennyumba eyazimbibwa obulungi; ennyumba etalina musingi mugumu (46-49)

  • 7

    • Okukkiriza kw’omusirikale (1-10)

    • Yesu azuukiza omwana wa nnamwandu mu Nayini (11-17)

    • Yesu atendereza Yokaana (18-30)

    • Omulembe omukakanyavu guvumirirwa (31-35)

    • Omukazi omwonoonyi asonyiyibwa (36-50)

      • Olugero lw’abantu abaalina amabanja (41-43)

  • 8

    • Abakazi abaatambulanga ne Yesu (1-3)

    • Olugero lw’omusizi (4-8)

    • Ensonga lwaki Yesu yakozesanga engero (9, 10)

    • Olugero lw’omusizi lunnyonnyolwa (11-15)

    • Ettaala tebagivuunikako kibbo (16-18)

    • Maama wa Yesu ne baganda be (19-21)

    • Yesu akkakkanya omuyaga (22-25)

    • Yesu asindika dayimooni mu mbizzi (26-39)

    • Muwala wa Yayiro; omukazi akwata ku kyambalo kya Yesu (40-56)

  • 9

    • Ekkumi n’Ababiri baweebwa obulagirizi obukwata ku buweereza (1-6)

    • Kerode asoberwa bw’awulira ebikwata ku Yesu (7-9)

    • Yesu aliisa abantu 5,000 (10-17)

    • Peetero agamba nti Yesu ye Kristo (18-20)

    • Yesu ayogera ku kufa kwe (21, 22)

    • Okuba omuyigirizwa owa nnamaddala (23-27)

    • Okufuusibwa kwa Yesu (28-36)

    • Omulenzi eyaliko dayimooni awonyezebwa (37-43a)

    • Yesu addamu okwogera ku kufa kwe (43b-45)

    • Abayigirizwa bakaayana ani ku bo asinga obukulu (46-48)

    • Atatuziyiza aba ku ludda lwaffe (49, 50)

    • Abasamaliya abaagaana okukkiriza Yesu (51-56)

    • Okubeera omugoberezi wa Yesu (57-62)

  • 10

    • Yesu atuma abayigirizwa 70 (1-12)

    • Zisanze ebibuga ebigaana okwenenya (13-16)

    • Ensanvu bakomawo (17-20)

    • Yesu atendereza Kitaawe olw’okuwa abawombeefu enkizo (21-24)

    • Olugero lw’Omusamaliya omulungi (25-37)

    • Yesu akyalira Maliza ne Maliyamu (38-42)

  • 11

    • Engeri y’okusabamu (1-13)

      • Essaala eyaweebwa ng’ekyokulabirako (2-4)

    • Dayimooni zigobebwa na ngalo ya Katonda (14-23)

    • Omwoyo omubi gukomawo (24-26)

    • Essanyu erya nnamaddala (27, 28)

    • Akabonero ka Yona (29-32)

    • Ettaala y’omubiri (33-36)

    • Zisanze bannaddiini bannanfuusi (37-54)

  • 12

    • Ekizimbulukusa ky’Abafalisaayo (1-3)

    • Tya Katonda, so si bantu (4-7)

    • Okwatula Kristo (8-12)

    • Olugero lw’omugagga omusirusiru (13-21)

    • Mulekere awo okweraliikirira (22-34)

      • Ekisibo ekitono (32)

    • Okubeera abeetegefu (35-40)

    • Omuddu omwesigwa n’atali mwesigwa (41-48)

    • Si mirembe, wabula njawukana (49-53)

    • Okwekenneenya ebiseera (54-56)

    • Okutabagana n’abalala (57-59)

  • 13

    • Bwe muteenenya mujja kuzikirizibwa (1-5)

    • Olugero lw’omutiini ogutabala (6-9)

    • Omukazi awonyezebwa ku Ssabbiiti (10-17)

    • Olugero olw’ensigo ya kalidaali, n’olw’ekizimbulukusa (18-21)

    • Okuyingira mu mulyango omufunda kyetaagisa okufuba (22-30)

    • Kerode, “ekibe ekyo” (31-33)

    • Yesu akungubagira Yerusaalemi (34, 35)

  • 14

    • Eyali azimbye emikono n’amagulu awonyezebwa ku Ssabbiiti (1-6)

    • Beera mugenyi omwetoowaze (7-11)

    • Kyaza abo abatasobola kukusasula (12-14)

    • Abaayitibwa naye ne babaako bye beekwasa (15-24)

    • Eby’okwefiiriza okusobola okuba omuyigirizwa (25-33)

    • Omunnyo oguba gusaabulukuse (34, 35)

  • 15

    • Olugero lw’endiga eyali ebuze (1-7)

    • Olugero lwa ssente eyali ebuze (8-10)

    • Olugero lw’omwana eyali azaaye (11-32)

  • 16

    • Olugero lw’omuwanika ataali mwesigwa (1-13)

      • ‘Omwesigwa mu bitono, aba mwesigwa mu bingi’ (10)

    • Amateeka n’Obwakabaka bwa Katonda (14-18)

    • Olugero lw’omugagga ne Lazaalo (19-31)

  • 17

    • Okwesittala, okusonyiwa, n’okukkiriza (1-6)

    • Abaddu abatalina mugaso (7-10)

    • Abagenge ekkumi bawonyezebwa (11-19)

    • Okujja kw’Obwakabaka bwa Katonda (20-37)

      • Obwakabaka bwa Katonda “buli wakati mu mmwe” (21)

      • “Mujjukire mukazi wa Lutti” (32)

  • 18

    • Nnamwandu eyeetayirira omulamuzi (1-8)

    • Omufalisaayo n’omuwooza (9-14)

    • Yesu n’abaana abato (15-17)

    • Ekibuuzo ky’omufuzi eyali omugagga (18-30)

    • Yesu addamu okwogera ku kufa kwe (31-34)

    • Muzibe eyali asabiriza awonyezebwa (35-43)

  • 19

    • Yesu akyalira Zaakayo (1-10)

    • Olugero lwa mina ekkumi (11-27)

    • Yesu ayingira Yerusaalemi mu kitiibwa (28-40)

    • Yesu akaabira Yerusaalemi (41-44)

    • Alongoosa yeekaalu (45-48)

  • 20

    • Yesu abuuzibwa gy’aggya obuyinza (1-8)

    • Olugero lw’abalimi abatemu (9-19)

    • Katonda ne Kayisaali (20-26)

    • Ekibuuzo ekikwata ku kuzuukira (27-40)

    • Kristo ye mwana wa Dawudi? (41-44)

    • Yesu alabula ku bawandiisi (45-47)

  • 21

    • Obusente bwa nnamwandu obubiri (1-4)

    • AKABONERO AKAKWATA KU EBYO EBIGENDA OKUJJA (5-36)

      • Entalo, musisi ow’amaanyi, endwadde, enjala (10, 11)

      • Yerusaalemi kizingizibwa amagye (20)

      • Ebiseera by’amawanga (24)

      • Okujja kw’Omwana w’omuntu (27)

      • Olugero lw’omutiini (29-33)

      • Mutunulenga (34-36)

    • Yesu ayigiriza mu yeekaalu (37, 38)

  • 22

    • Bakabona bakola olukwe okutta Yesu (1-6)

    • Okuteekateeka Okuyitako okusembayo (7-13)

    • Omukolo gw’Eky’Ekiro kya Mukama Waffe gutandikibwawo (14-20)

    • “Oyo agenda okundyamu olukwe atudde nange ku mmeeza” (21-23)

    • Bakaayana ani ku bo asinga obukulu (24-27)

    • Yesu akola endagaano y’Obwakabaka (28-30)

    • Peetero agambibwa nti ajja kwegaana Yesu (31-34)

    • Okuba abeetegefu; ebitala ebibiri (35-38)

    • Yesu asaba ng’ali ku Lusozi olw’Emizeyituuni (39-46)

    • Yesu akwatibwa (47-53)

    • Peetero yeegaana Yesu (54-62)

    • Yesu asekererwa (63-65)

    • Awozesebwa mu maaso g’Olukiiko Olukulu (66-71)

  • 23

    • Yesu mu maaso ga Piraato; mu maaso ga Kerode (1-25)

    • Yesu n’abamenyi b’amateeka babiri bawanikibwa ku miti (26-43)

      • “Oliba nange mu Lusuku lwa Katonda” (43)

    • Okufa kwa Yesu (44-49)

    • Okuziikibwa kwa Yesu (50-56)

  • 24

    • Okuzuukizibwa kwa Yesu (1-12)

    • Ku luguudo olugenda e Emawo (13-35)

    • Yesu alabikira abayigirizwa be (36-49)

    • Yesu ayambuka mu ggulu (50-53)