Bipya Ki Ebiri ku JW.ORG

2024-05-09

ENSONGA ENDALA

Obukuumi eri Abakazi​—⁠Bayibuli ky’Egamba

Katonda ayagala abakazi babe n’obukuumi. Laba ensonga lwaki afaayo ku bakazi n’ekyo ky’anaakolawo okumalawo okutulugunyizibwa kw’abakazi.

2024-05-01

OMUNAALA GW'OMUKUUMI

Kiki Ekisobola Okukuyamba Okwawulawo Ekituufu n’Ekikyamu?

Yiga okusalawo mu ngeri enaakuyamba okuba n’ebiseera eby’omu maaso ebirungi, awamu n’ab’omu maka go.

2024-04-19

KAWEEFUBE OW’OKUYITA ABANTU KU KIJJUKIZO

Yesu Ajja Kumalawo Obumenyi bw’Amateeka

Tuyinza tutya okulaga nti tusiima ebyo byonna Yesu by’atukoledde n’ebyo by’ajja okutukolera?

2024-04-19

BEERA BULINDAALA!

Okulwanagana Kulikoma Ddi?—Kiki Bayibuli ky’Egamba?

Mu kiseera ekitali kya wala entalo zonna zijja kukoma. Bayibuli eraga engeri ekyo gye kijja okubaawo.