Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIBUUZO 4

Bayibuli Ntuufu bwe Kituuka ku Bya Ssaayansi?

“Abamba eggulu ery’ebukiikakkono mu bbanga ejjereere. Era awanika ensi awatali kigiwanirira.”

Yobu 26:7

“Emigga gyonna gikulukutira mu nnyanja, naye ennyanja tejjula. Mu kifo emigga we giva, we gidda ne giddamu okukulukuta.”

Omubuulizi 1:7

“Waliwo abeera waggulu w’ensi enneetooloovu.”

Isaaya 40:22