Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

B12-B

Ebyaliwo nga Yesu Anaatera Okuttibwa (Ekitundu 2)

Yerusaalemi n’Ebitundu Ebiriraanyeewo

  1. Yeekaalu

  2.   Ennimiro y’e Gesusemane (?)

  3.    Olubiri lwa Gavana

  4.   Ennyumba ya Kayaafa (?)

  5.   Olubiri lwa Kerode Antipasi (?)

  6. Ekidiba Besuzasa

  7. Ekidiba ky’e Sirowamu

  8.   Olukiiko Olukulu olw’Abayudaaya mwe Lwatuulanga (?)

  9.   Ggologoosa (?)

  10. Akerudama (?)

     Genda ku:  Nisaani 12 |  Nisaani 13 |  Nisaani 14 |  Nisaani 15 |  Nisaani 16

 Nisaani 12

ENJUBA EGWA (Olunaku lw’Abayudaaya lutandika era ne lugwaako ng’enjuba yaakagwa)

ENJUBA EVAAYO

  • Aba yekka n’abayigirizwa be

  • Yuda ateekateeka okumulyamu olukwe

ENJUBA EGWA

 Nisaani 13

ENJUBA EGWA

ENJUBA EVAAYO

  • Peetero ne Yokaana bateekateeka embaga ey’Okuyitako

  • Yesu n’abatume abalala batuuka lwaggulo

ENJUBA EGWA

 Nisaani 14

ENJUBA EGWA

  • Aliira wamu n’abatume be Okuyitako

  • Anaaza ebigere by’abatume

  • Agamba Yuda agende

  • Eky’Ekiro kya Mukama Waffe kitandikibwawo

  • Aliibwamu olukwe era akwatibwa mu nnimiro y’e Gesusemane ( 2)

  • Abatume badduka

  • Awozesebwa ab’Olukiiko Olukulu mu nnyumba ya Kayaafa ( 4

  • Peetero yeegaana Yesu

ENJUBA EVAAYO

  • Addamu okuleetebwa mu maaso g’Olukiiko Olukulu ( 8)

  • Atwalibwa ewa Piraato ( 3), oluvannyuma ewa Kerode ( 5), ate n’azzibwayo ewa Piraato ( 3)

  • Asalirwa ogw’okufa era attibwa e Ggologoosa ( 9)

  • Afa ku ssaawa nga mwenda ez’olweggulo

  • Omulambo gwe guggibwa ku muti ne guteekebwa mu ntaana

ENJUBA EGWA

 Nisaani 15 (Ssabbiiti)

ENJUBA EGWA

ENJUBA EVAAYO

  • Piraato akkiriza abakuumi bateekebwe ku ntaana ya Yesu

ENJUBA EGWA

 Nisaani 16

ENJUBA EGWA

  • Eby’akaloosa ebirala eby’okumusiiga bigulibwa

ENJUBA EVAAYO

  • Azuukizibwa

  • Alabikira abayigirizwa be

ENJUBA EGWA