Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

B5

Weema Entukuvu ne Kabona Asinga Obukulu

Ebintu by’Omu Weema Entukuvu

  1. 1 Essanduuko (Kuv 25:10-22; 26:33)

  2. 2 Olutimbe (Kuv 26:31-33)

  3. 3 Empagi Ewanirira Olutimbe (Kuv 26:31, 32)

  4. 4 Awatukuvu (Kuv 26:33)

  5. 5 Awasinga Obutukuvu (Kuv 26:33)

  6. 6 Olutimbe (Kuv 26:36)

  7. 7 Empagi Ewanirira Olutimbe (Kuv 26:37)

  8. 8 Akatoffaali ak’Ekikomo Akalimu Ekituli (Kuv 26:37)

  9. 9 Ekyoto eky’Obubaani (Kuv 30:1-6)

  10. 10 Emmeeza ey’Emigaati egy’Okulaga (Kuv 25:23-30; 26:35)

  11. 11 Ekikondo ky’Ettaala (Kuv 25:31-40; 26:35)

  12. 12 Omutanda Ogwa Kitaani (Kuv 26:1-6)

  13. 13 Omutanda ogw’Ebyoya by’Embuzi (Kuv 26:7-13)

  14. 14 Eky’Okubikkako eky’Amaliba g’Endiga Ennume (Kuv 26:14)

  15. 15 Eky’Okubikkako eky’Amaliba Amagonvu (Kuv 26:14)

  16. 16 Fuleemu (Kuv 26:15-18, 29)

  17. 17 Akatoffaali aka Ffeeza Akalimu Ekituli Akali Wansi wa Fuleemu (Kuv 26:19-21)

  18. 18 Omuti (Kuv 26:26-29)

  19. 19 Akatoffaali aka Ffeeza Akalimu Ekituli (Kuv 26:32)

  20. 20 Bbenseni ey’Ekikomo (Kuv 30:18-21)

  21. 21 Ekyoto eky’Ebiweebwayo Ebyokebwa (Kuv 27:1-8)

  22. 22 Oluggya (Kuv 27:17, 18)

  23. 23 Omulyango (Kuv 27:16)

  24. 24 Entimbe za Wuzi Eza Kitaani (Kuv 27:9-15)

Kabona Asinga Obukulu

Okuva essuula 28 ennyonnyola mu bujjuvu ebyambalo bya kabona wa Isirayiri asinga obukulu