Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

B15

Kalenda y’Abayudaaya

NISAANI (ABIBU) Maaki—Apuli

14 Embaga ey’Okuyitako

15-21 Emigaati egitali Mizimbulukuse

16 Ebibala ebibereberye

Omugga Yoludaani gwanjaala olw’enkuba n’omuzira ogusaanuuka

Ssayiri

YIYALI (ZIIVU) Apuli—Maayi

14 Okuyitako okw’oluvannyuma

Ekiseera eky’omusana kitandika, eggulu teritera kubaako bire

Eŋŋaano

SIVAANI Maayi—Jjuuni

6 Embaga ey’Amakungula (Pentekooti)

Kiseera kya bbugumu, eggulu teribaako bire

Eŋŋaano, ebibala by’ettiini ebisooka

TAMMUZI Jjuuni—Jjulaayi

 

Ebbugumu lyeyongera, omusulo gugwa mungi

Ebibala by’ezzabbibu ebisooka

ABU Jjulaayi—Agusito

 

Ebbugumu lingi nnyo

Ebibala eby’ekyeya

ERULI Agusito—Ssebutemba

 

Ebbugumu likyali lingi

Entende, ezzabbibu, n’ettiini

TISIRI (ESANIMU) Ssebutemba—Okitobba

1 Okufuuwa amakondeere

10 Olw’Okutangirirako

15-21 Embaga ey’Ensiisira

22 Olukuŋŋaana olw’enjawulo

Ekiseera eky’omusana kiggwaako, enkuba etandika

Okukabala

KESUVANI (BUULI) Okitobba—Noovemba

 

Enkuba ntonotono

Ezzeyituuni

KISULEVU Noovemba—Ddesemba

25 Embaga ey’Okuwaayo

Enkuba yeeyongera, omuzira gugwa, era gukwata ku nsozi

Ebisibo bikuumirwa mu biyumba

TEBESI Ddesemba—Jjanwali

 

Obutiti, enkuba, ensozi zigwaako omuzira

Omuddo gumera

SEBATI Jjanwali—Febwali

 

Obunnyogovu bukendeera, enkuba yeeyongera

Emiroozi gimulisa

ADALI Febwali—Maaki

14, 15 Pulimu

Eggulu libwatuka, enkuba erimu omuzira

Ebigoogwa

VIYADALI Maaki

Guno gwongerwako emirundi musanvu mu myaka 19