Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

B9

Obufuzi Kirimaanyi Danyeri Bwe Yayogerako

Babulooni

Danyeri 2:32, 36-38; 7:4

607 E.E.T. Nebukadduneeza azikiriza Yerusaalemi

Bumeedi ne Buperusi

Danyeri 2:32, 39; 7:5

539 E.E.T. Buwamba Babulooni

537 E.E.T. Kuulo agamba Abayudaaya okuddayo e Yerusaalemi

Buyonaani

Danyeri 2:32, 39; 7:6

331 E.E.T. Alekizanda Omukulu awamba Buperusi

Rooma

Danyeri 2:33, 40; 7:7

63 E.E.T. Bufuga Isirayiri

70 E.E. Buzikiriza Yerusaalemi

Bungereza ne Amerika

Danyeri 2:33, 41-43

1914-1918 E.E. Mu Ssematalo asooka, Bungereza ne Amerika bufuuka obufuzi kirimaanyi