Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abebbulaniya

Essuula

1 2 3 4 5 6 7 8 9 10 11 12 13

Ebirimu

  • 1

    • Katonda ayogera ng’ayitira mu Mwana we (1-4)

    • Omwana asinga bamalayika (5-14)

  • 2

    • Ssaayo nnyo omwoyo (1-4)

    • Ebintu byonna byateekebwa wansi w’obuyinza bwa Yesu (5-9)

    • Yesu ne baganda be (10-18)

      • Omubaka Omukulu ow’obulokozi bwabwe (10)

      • Kabona asinga obukulu omusaasizi (17)

  • 3

    • Yesu asinga Musa (1-6)

      • Katonda ye yakola ebintu byonna (4)

    • Okwegendereza obutaba na kukkiriza (7-19)

      • “Leero bwe munaawulira eddoboozi lye” (7, 15)

  • 4

    • Okulemererwa okuyingira mu kiwummulo kya Katonda (1-10)

    • Okukubirizibwa okuyingira mu kiwummulo kya Katonda (11-13)

      • Ekigambo kya Katonda kiramu (12)

    • Yesu, kabona asinga obukulu (14-16)

  • 5

    • Yesu asinga bakabona ab’oku nsi (1-10)

      • Nga Merukizeddeeki (6, 10)

      • Yayiga obuwulize mu kubonaabona kwe yayitamu (8)

      • Yakwasibwa obuvunaanyizibwa obw’okuwa abalala obulokozi obutaggwaawo (9)

    • Okulabula ku butakulaakulana (11-14)

  • 6

    • Mufube okukula (1-3)

    • Abo abagwa baddamu okukomerera Omwana ku muti (4-8)

    • Mubeere n’essuubi ekkakafu (9-12)

    • Ekisuubizo kya Katonda kikakafu (13-20)

      • Ekisuubizo kya Katonda n’ekirayiro kye tebikyuka (17, 18)

  • 7

    • Merukizeddeeki, kabaka era kabona ow’enjawulo (1-10)

    • Obwakabona bwa Kristo bwa kika kya waggulu (11-28)

      • Kristo alokolera ddala (25)

  • 8

    • Weema entukuvu kifaananyi eky’ebintu eby’omu ggulu (1-6)

    • Endagaano empya egeraageranyizibwa n’eyasooka (7-13)

  • 9

    • Obuweereza mu kifo ekitukuvu eky’oku nsi (1-10)

    • Kristo ayingira mu ggulu n’omusaayi gwe (11-28)

      • Omutabaganya w’endagaano empya (15)

  • 10

    • Ssaddaaka ez’ensolo tezisobola kuggyako muntu bibi (1-4)

      • Amateeka gaali kisiikirize (1)

    • Kristo yawaayo ssaddaaka emu emirembe n’emirembe (5-18)

    • Ekkubo eddamu era eriggya (19-25)

      • Obutalekaayo kukuŋŋaana wamu(24, 25)

    • Balabulwa beewale okwonoona mu bugenderevu (26-31)

    • Kyetaagisa obuvumu n’okukkiriza okusobola okugumiikiriza (32-39)

  • 11

    • Okukkiriza kye kitegeeza (1, 2)

    • Abo abaayoleka okukkiriza (3-40)

      • Awatali kukkiriza, tekisoboka kusanyusa Katonda (6)

  • 12

    • Yesu, Omutuukiriza w’okukkiriza kwaffe (1-3)

      • Ekibinja ekinene eky’abajulirwa (1)

    • Tonyooma kukangavvula okuva eri Yakuwa (4-11)

    • Mutereeze amakubo g’ebigere byammwe (12-17)

    • Okusemberera Yerusaalemi eky’omu ggulu (18-29)

  • 13

    • Okubuulirira okufundikira n’okulamusa (1-25)

      • Temwerabiranga kusembeza bagenyi (2)

      • Obufumbo bubeerenga bwa kitiibwa (4)

      • Muwulire ababakulembera (7, 17)

      • Muweeyo ssaddaaka ey’okutendereza (15, 16)