Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abaruumi

Essuula

1 2 3 4 5 6 7 8 9 10 11 12 13 14 15 16

Ebirimu

  • 1

    • Okulamusa (1-7)

    • Pawulo ayagala okugendako e Rooma (8-15)

    • Omutuukirivu aba mulamu lwa kukkiriza (16, 17)

    • Abatatya Katonda tebalina kya kwekwasa (18-32)

      • Engeri za Katonda zeeyolekera mu bye yatonda (20)

  • 2

    • Katonda asalira Abayudaaya n’Abayonaani omusango (1-16)

      • Engeri omuntu ow’omunda gy’akolamu (14, 15)

    • Abayudaaya n’Amateeka (17-24)

    • Okukomolebwa omutima (25-29)

  • 3

    • “Katonda ajja kuba wa mazima” (1-8)

    • Abayudaaya n’Abayonaani bafugibwa ekibi (9-20)

    • Obutuukirivu bwesigamye ku kukkiriza (21-31)

      • Bonna tebatuuka ku kitiibwa kya Katonda (23)

  • 4

    • Ibulayimu yayitibwa mutuukirivu lwa kukkiriza (1-12)

      • Ibulayimu, kitaawe w’abo abalina okukkiriza (11)

    • Ibulayimu yaweebwa ekisuubizo olw’okukkiriza (13-25)

  • 5

    • Tutabaganyizibwa ne Katonda okuyitira mu Kristo (1-11)

    • Okufa kwayitira mu Adamu, obulamu mu Kristo (12-21)

      • Ekibi n’okufa byabuna ku bantu bonna (12)

      • Ekikolwa ekimu eky’obutuukirivu (18)

  • 6

    • Obulamu obuggya okuyitira mu kubatizibwa mu Kristo (1-11)

    • Temuleka kibi kubafuga (12-14)

    • Tulekera awo okuba abaddu b’ekibi ne tufuuka abaddu ba Katonda (15-23)

      • Empeera y’ekibi—kufa; ekirabo kya Katonda—bulamu (23)

  • 7

    • Okusumululwa mu Mateeka (1-6)

    • Ekibi kimanyibwa olw’amateeka (7-12)

    • Okulwanagana n’ekibi (13-25)

  • 8

    • Okufuna obulamu n’eddembe okuyitira mu mwoyo (1-11)

    • Omwoyo ogubafuula abaana gubawa obujulirwa (12-17)

    • Okufuna eddembe ly’abaana ba Katonda (18-25)

    • ‘Omwoyo gwegayirira ku lwaffe’ (26, 27)

    • Abo Katonda be yalonda edda (28-30)

    • Tuwangula okuyitira mu kwagala kwa Katonda (31-39)

  • 9

    • Pawulo awulira ennaku olwa Isirayiri ow’omubiri (1-5)

    • Abaana ba Ibulayimu aba nnamaddala (6-13)

    • Katonda ky’aba asazeewo tekiwakanyizibwa (14-26)

      • Ebibya eby’obusungu n’ebibya eby’okusaasira (22, 23)

    • Walisigalawo batono nnyo abalirokolebwa (27-29)

    • Isirayiri yeesittala (30-33)

  • 10

    • Okufuna obutuukirivu bwa Katonda (1-15)

      • Okwatula mu lujjudde (10)

      • Okukoowoola erinnya lya Yakuwa (13)

      • Ebigere by’ababuulizi ebirabika obulungi (15)

    • Amawulire amalungi gagaanibwa (16-21)

  • 11

    • Katonda teyeesambira ddala Isirayiri (1-16)

    • Ekyokulabirako ky’omuzeyituuni (17-32)

    • Amagezi ga Katonda ga buziba (33-36)

  • 12

    • Muweeyo emibiri gyammwe nga ssaddaaka ennamu (1, 2)

    • Ebirabo bya njawulo naye omubiri gumu (3-8)

    • Engeri Omukristaayo gy’alina okweyisaamu (9-21)

  • 13

    • Okugondera ab’obuyinza (1-7)

      • Okusasula emisolo (6, 7)

    • Okwagala kwe kutuukiriza Amateeka (8-10)

    • Tambula ng’atambula mu budde obw’emisana (11-14)

  • 14

    • Buli omu aleme kusalira munne musango (1-12)

    • Teweesittaza balala (13-18)

    • Tukolerere emirembe n’obumu (19-23)

  • 15

    • Musembezeganyenga nga Kristo bwe yakola (1-13)

    • Pawulo, omuweereza eri amawanga (14-21)

    • Pawulo ateekateeka olugendo lwe (22-33)

  • 16

    • Pawulo abanjulira Feyibe (1, 2)

    • Okulamusa eri Abakristaayo b’e Rooma (3-16)

    • Bakubirizibwa okwewala enjawukana (17-20)

    • Okulamusa okuva eri abo abali ne Pawulo (21-24)

    • Ekyama ekitukuvu kati kimanyiddwa (25-27)