Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Makko

Essuula

1 2 3 4 5 6 7 8 9 10 11 12 13 14 15 16

Ebirimu

  • 1

    • Yokaana Omubatiza abuulira (1-8)

    • Okubatizibwa kwa Yesu (9-11)

    • Yesu akemebwa Sitaani (12, 13)

    • Yesu atandika okubuulira mu Ggaliraaya (14, 15)

    • Abayigirizwa ba Yesu abaasooka bayitibwa (16-20)

    • Omwoyo omubi gugwobwa (21-28)

    • Yesu awonya bangi e Kaperunawumu (29-34)

    • Yesu asaba ng’ali yekka (35-39)

    • Omugenge awonyezebwa (40-45)

  • 2

    • Yesu awonya omuntu eyali yasannyalala (1-12)

    • Yesu ayita Levi (13-17)

    • Abuuzibwa ebikwata ku kusiiba (18-22)

    • Yesu, “Mukama wa Ssabbiiti” (23-28)

  • 3

    • Awonya omusajja eyalina omukono ogwakala (1-6)

    • Ekibiina ky’abantu ku lubalama lw’ennyanja (7-12)

    • Abatume Ekkumi n’Ababiri (13-19)

    • Okuvvoola omwoyo omutukuvu (20-30)

    • Maama wa Yesu ne baganda be (31-35)

  • 4

    • ENGERO EZIKWATA KU BWAKABAKA (1-34)

      • Omusizi (1-9)

      • Ensonga lwaki Yesu yakozesa engero (10-12)

      • Olugero lw’omusizi lunnyonnyolwa (13-20)

      • Ettaala tebagivuunikako kibbo (21-23)

      • Ekipimo kye mukozesa (24, 25)

      • Omusizi eyeebaka (26-29)

      • Akasigo ka kalidaali (30-32)

      • Okukozesa engero (33, 34)

    • Yesu akkakkanya omuyaga (35-41)

  • 5

    • Yesu asindika dayimooni mu mbizzi (1-20)

    • Muwala wa Yayiro; omukazi akwata ku lugoye lwa Yesu (21-43)

  • 6

    • Ab’omu kitundu ky’ewaabwe baagaana okumukkiririzaamu (1-6)

    • Ekkumi n’Ababiri baweebwa obulagirizi obukwata ku buweereza (7-13)

    • Okufa kwa Yokaana Omubatiza (14-29)

    • Yesu aliisa abantu 5,000 (30-44)

    • Atambulira ku mazzi (45-52)

    • Awonya abantu mu Genesaleeti (53-56)

  • 7

    • Obulombolombo bw’abantu buvumirirwa (1-13)

    • Ebyonoona omuntu biva mu mutima (14-23)

    • Okukkiriza kw’omukazi Omuyonaani (24-30)

    • Kiggala awonyezebwa (31-37)

  • 8

    • Yesu aliisa abantu 4,000 (1-9)

    • Bamusaba abalage akabonero (10-13)

    • Ekizimbulukusa ky’Abafalisaayo n’ekya Kerode (14-21)

    • Omuzibe w’amaaso awonyezebwa mu Besusayida (22-26)

    • Peetero agamba nti Yesu ye Kristo (27-30)

    • Yesu ayogera ku kufa kwe (31-33)

    • Okuba omuyigirizwa owa nnamaddala (34-38)

  • 9

    • Okufuusibwa kwa Yesu (1-13)

    • Omulenzi eyaliko dayimooni awonyezebwa (14-29)

      • Ebintu byonna bisoboka eri oyo alina okukkiriza (23)

    • Yesu addamu okwogera ku kufa kwe (30-32)

    • Abayigirizwa bakaayana ani ku bo asinga obukulu (33-37)

    • Atatuziyiza aba ku ludda lwaffe (38-41)

    • Ebyesittaza (42-48)

    • “Mubeereemu omunnyo” (49, 50)

  • 10

    • Obufumbo n’okugattululwa (1-12)

    • Yesu awa abaana omukisa (13-16)

    • Ekibuuzo ky’omusajja omugagga (17-25)

    • Okwefiiriza ku lw’Obwakabaka (26-31)

    • Yesu addamu okwogera ku kufa kwe (32-34)

    • Yakobo ne Yokaana babaako kye basaba (35-45)

      • Yesu kinunulo ku lw’abangi (45)

    • Battimaayo awonyezebwa (46-52)

  • 11

    • Yesu ayingira Yerusaalemi mu kitiibwa (1-11)

    • Omutiini gukolimirwa (12-14)

    • Yesu alongoosa yeekaalu (15-18)

    • Eky’okuyiga ku mutiini ogwakala (19-26)

    • Yesu abuuzibwa gye yaggya obuyinza (27-33)

  • 12

    • Olugero lw’abalimi abatemu (1-12)

    • Katonda ne Kayisaali (13-17)

    • Ekibuuzo ekikwata ku kuzuukira (18-27)

    • Amateeka abiri agasingayo obukulu (28-34)

    • Kristo mwana wa Dawudi? (35-37a)

    • Yesu alabula ku bawandiisi (37b-40)

    • Obusente bwa nnamwandu obubiri (41-44)

  • 13

    • AMAFUNDIKIRA G’ENTEEKATEEKA Y’EBINTU (1-37)

      • Entalo, musisi, enjala (8)

      • Amawulire amalungi ga kubuulirwa (10)

      • Ekibonyoobonyo ekinene (19)

      • Okujja kw’Omwana w’omuntu (26)

      • Ekyokulabirako ky’omutiini (28-31)

      • Mubeere bulindaala (32-37)

  • 14

    • Bakabona bakola olukwe okutta Yesu (1, 2)

    • Amafuta ag’akaloosa gafukibwa ku Yesu (3-9)

    • Yuda alya mu Yesu olukwe (10, 11)

    • Okuyitako okusembayo (12-21)

    • Omukolo gw’Eky’Ekiro kya Mukama Waffe gutandikibwawo (22-26)

    • Peetero agambibwa nti ajja kwegaana Yesu (27-31)

    • Yesu asabira e Gesusemane (32-42)

    • Yesu akwatibwa (43-52)

    • Awozesebwa mu maaso g’Olukiiko Olukulu (53-65)

    • Peetero yeegaana Yesu (66-72)

  • 15

    • Yesu ng’ali ewa Piraato (1-15)

    • Avumibwa mu lujjudde (16-20)

    • Akomererwa ku muti e Ggologoosa (21-32)

    • Okufa kwa Yesu (33-41)

    • Okuziikibwa kwa Yesu (42-47)

  • 16

    • Okuzuukira kwa Yesu (1-8)