Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Kaggayi

Essuula

1 2

Ebirimu

  • 1

    • Okunenyezebwa olw’obutazimba yeekaalu (1-11)

      • ‘Kye kiseera okubeera mu nnyumba ezaayooyootebwa n’embaawo?’ (4)

      • “Mufumiitirize ku makubo gammwe” (5)

      • Musiga ensingo nnyingi naye mukungula bitono (6)

    • Abantu bawuliriza eddoboozi lya Yakuwa (12-15)

  • 2

    • Yeekaalu ey’okubiri ya kujjuzibwa ekitiibwa (1-9)

      • Amawanga gonna ga kukankanyizibwa (7)

      • Ebintu eby’omuwendo eby’amawanga bijja kuleetebwa (7)

    • Okuddamu okuzimba yeekaalu kuleeta emikisa (10-19)

      • Obutukuvu tebusobola kuva ku kintu ekimu ne budda ku kirala (10-14)

    • Obubaka eri Zerubbaberi (20-23)

      • “Nja kukufuula ng’empeta eramba” (23)