Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abafiripi

Essuula

1 2 3 4

Ebirimu

  • 1

    • Okulamusa (1, 2)

    • Yeebaza Katonda; Essaala ya Pawulo (3-11)

    • Amawulire amalungi gabuulirwa wadde nga waliwo okukugirwa (12-20)

    • Okuba omulamu kwe kugoberera Kristo, okufa ge magoba (21-26)

    • Mweyise mu ngeri egwanira amawulire amalungi (27-30)

  • 2

    • Obuwombeefu (1-4)

    • Obuwombeefu Kristo bwe yayoleka (5-11)

    • Mukolerere obulokozi bwammwe (12-18)

      • Okwaka ng’ettaala (15)

    • Atuma Timoseewo ne Epafulodito (19-30)

  • 3

    • Obutassa bwesige mu mubiri (1-11)

      • Okwefiiriza ebintu byonna ku lwa Kristo (7-9)

    • Okuluubirira eby’omu maaso (12-21)

      • Obutuuze obw’omu ggulu (20)

  • 4

    • Obumu, okusanyuka, ebirowoozo ebirungi (1-9)

      • Temweraliikiriranga kintu kyonna (6, 7)

    • Pawulo asiima ebirabo Abafiripi bye baamuwa (10-20)

    • Okulamusa (21-23)