Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

2 Abakkolinso

Essuula

1 2 3 4 5 6 7 8 9 10 11 12 13

Ebirimu

  • 1

    • Okulamusa (1, 2)

    • Katonda atubudaabuda mu kubonaabona kwonna (3-11)

    • Pawulo akyusa mu nteekateeka z’olugendo lwe (12-24)

  • 2

    • Pawulo tagenderera kubanakuwaza (1-4)

    • Omwonoonyi asonyiyibwa era akomezebwawo (5-11)

    • Pawulo ng’ali mu Tulowa ne mu Masedoniya (12, 13)

    • Obuweereza bulinga abawanguzi abayisa ekivvulu (14-17)

      • Tetutunda kigambo kya Katonda (17)

  • 3

    • Amabaluwa agasemba (1-3)

    • Abaweereza b’endagaano empya (4-6)

    • Endagaano empya y’esinga ekitiibwa (7-18)

  • 4

    • Ekitangaala ky’amawulire amalungi (1-6)

      • Abatakkiriza, bazibiddwa amaaso (4)

    • Obugagga mu bibya eby’ebbumba (7-18)

  • 5

    • Okwambala ennyumba ey’omu ggulu (1-10)

    • Obuweereza obw’okutabaganya (11-21)

      • Ekitonde ekiggya (17)

      • Ababaka mu kifo kya Kristo (20)

  • 6

    • Ekisa kya Katonda tekirina kukozesebwa bubi (1, 2)

    • Pawulo bye yayitamu mu buweereza bwe (3-13)

    • Temwegattanga wamu na batali bakkiriza (14-18)

  • 7

    • Twenaazeeko byonna ebyonoona (1)

    • Abakkolinso baleetera Pawulo essanyu (2-4)

    • Tito aleeta amawulire amalungi (5-7)

    • Okunakuwala mu ngeri Katonda gy’ayagala; okwenenya (8-16)

  • 8

    • Okukuŋŋaanya eby’okutwalira Abakristaayo b’omu Buyudaaya (1-15)

    • Tito wa kusindikibwa e Kkolinso (16-24)

  • 9

    • Ekyanditukubirizza okugaba (1-15)

      • Katonda ayagala oyo agaba n’essanyu (7)

  • 10

    • Pawulo ayogera ku buweereza bwe (1-18)

      • Ebyokulwanyisa byaffe si bya mubiri (4, 5)

  • 11

    • Pawulo ayogera ku batume baabwe abakulu ennyo (1-15)

    • Ebizibu Pawulo bye yafuna mu buweereza bwe (16-33)

  • 12

    • Okwolesebwa Pawulo kwe yafuna (1-7a)

    • “Eriggwa mu mubiri” gwa Pawulo (7b-10)

    • Abatume abakulu ennyo tebamusinga (11-13)

    • Pawulo alumirirwa Abakkolinso (14-21)

  • 13

    • Okulabula n’okubuulirira okusembayo (1-14)

      • “Mwekeberenga mulabe obanga muli mu kukkiriza” (5)

      • Mutereezebwe; mulowooze bumu (11)