Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

1 Yokaana

Essuula

1 2 3 4 5

Ebirimu

  • 1

    • Ekigambo ky’obulamu (1-4)

    • Okutambulira mu kitangaala (5-7)

    • Okwatula ebibi byaffe (8-10)

  • 2

    • Yesu, ssaddaaka etangirira ebibi byaffe (1, 2)

    • Okukwata ebiragiro bya Katonda (3-11)

      • Ekiragiro ekikadde n’ekipya (7, 8)

    • Ensonga lwaki yawandiika (12-14)

    • Twemwagalanga nsi (15-17)

    • Okwerinda omulabe wa Kristo (18-29)

  • 3

    • Tuli baana ba Katonda (1-3)

    • Abaana ba Katonda n’abaana b’Omulyolyomi (4-12)

      • Yesu ajja kuggyawo ebikolwa by’Omulyolyomi (8)

    • Mwagalanenga (13-18)

    • Katonda asinga emitima gyaffe (19-24)

  • 4

    • Okugezesa ebigambo ebyaluŋŋamizibwa (1-6)

    • Okumanya Katonda n’okumwagala (7-21)

      • “Katonda kwagala” (8, 16)

      • Mu kwagala temuliimu kutya (18)

  • 5

    • Okukkiririza mu Yesu kutusobozesa okuwangula ensi (1-12)

      • Okwagala Katonda kye kitegeeza (3)

    • Obwesige bwe tulina mu kusaba (13-17)

    • Mubeere bulindaala mu nsi embi (18-21)

      • Ensi yonna eri mu buyinza bw’omubi (19)