Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

1 Abakkolinso

Essuula

1 2 3 4 5 6 7 8 9 10 11 12 13 14 15 16

Ebirimu

  • 1

    • Okulamusa (1-3)

    • Pawulo yeebaza Katonda olw’Abakkolinso (4-9)

    • Bakubirizibwa okuba obumu (10-17)

    • Kristo, amaanyi era amagezi ga Katonda (18-25)

    • Okwenyumiririza mu Yakuwa yekka (26-31)

  • 2

    • Okubuulira kwa Pawulo mu Kkolinso (1-5)

    • Amagezi ga Katonda gasinga amalala gonna (6-10)

    • Omuntu ow’omubiri n’omuntu ow’eby’omwoyo (11-16)

  • 3

    • Abakkolinso bakyali ba mubiri (1-4)

    • Katonda y’akuza (5-9)

      • Tukolera wamu ne Katonda (9)

    • Zimbisa ebintu ebitakwata muliro (10-15)

    • Muli yeekaalu ya Katonda (16, 17)

    • Amagezi g’ensi busirusiru eri Katonda (18-23)

  • 4

    • Abawanika balina okubeera abeesigwa (1-5)

    • Abakristaayo basaanidde okuba abawombeefu (6-13)

      • “Tosukkanga bintu ebyawandiikibwa” (6)

      • Abakristaayo kyerolerwa (9)

    • Pawulo afaayo ku baana be ab’eby’omwoyo (14-21)

    • 5 Ekikolwa eky’obugwenyufu (1-5)

    • Ekizimbulukusa ekitono kizimbulukusa ekitole kyonna (6-8)

    • Omuntu omubi aggibwe mu kibiina (9-13)

  • 6

    • Ab’oluganda okutwala bannaabwe mu kkooti (1-8)

    • Abo abatalisikira Bwakabaka (9-11)

    • Mugulumize Katonda mu mibiri gyammwe (12-20)

      • “Muddukenga ebikolwa eby’obugwenyufu” (18)

  • 7

    • Okubuulirira eri abafumbo n’abatali bafumbo (1-16)

    • Sigala mu mbeera gye walimu ng’oyitibwa (17-24)

    • Abatali bafumbo ne bannamwandu (25-40)

      • Emiganyulo gy’obutaba mufumbo (32-35)

      • Wasa oba fumbirwa “mu Mukama waffe mwokka” (39)

  • 8

    • Emmere eweereddwayo eri ebifaananyi (1-13)

      • Gye tuli waliwo Katonda omu yekka (5, 6)

  • 9

    • Ekyokulabirako kya Pawulo ng’omutume (1-27)

      • “Tosibanga mumwa gwa nte ng’ewuula” (9)

      • ‘Zinsanze bwe sibuulira!’ (16)

      • Okufuuka byonna eri abantu bonna (19-23)

      • Okwefuga kwetaagisa mu mbiro ez’obulamu (24-27)

  • 10

    • Ebyatuuka ku Bayisirayiri bitulabula (1-13)

    • Okwewala okusinza ebifaananyi (14-22)

      • Emmeeza ya Yakuwa, emmeeza ya badayimooni (21)

    • Eddembe n’okufaayo ku balala (23-33)

      • “Mukolenga ebintu byonna olw’okuweesa Katonda ekitiibwa” ((31)

  • 11

    • “Munkoppe” (1)

    • Obukulembeze, n’okubikka ku mutwe (2-16)

    • Eky’Ekiro kya Mukama Waffe (17-34)

  • 12

    • Ebirabo by’omwoyo (1-11)

    • Omubiri gumu, ebitundu byagwo bingi (12-31)

  • 13

    • Okwagala​—⁠ekkubo erisinga gonna (1-13)

  • 14

    • Ebirabo eby’okwogera obunnabbi n’ennimi (1-25)

    • Enkuŋŋaana z’Ekikristaayo enteeketeeke obulungi (26-40)

      • Ekifo ky’abakazi mu kibiina (34, 35)

  • 15

    • Okuzuukira kwa Kristo (1-11)

    • Okukkiriza kwesigamye ku ssuubi ly’okuzuukira (12-19)

    • Okuzuukira kwa Kristo kunyweza essuubi lyaffe (20-34)

    • Omubiri ogw’ennyama, omubiri ogw’omwoyo (35-49)

    • Obutafa n’obutavunda (50-57)

    • Eby’okukola bingi mu mulimu gwa Mukama waffe (58)

  • 16

    • Okukuŋŋaanya eby’okuwa Abakristaayo ab’omu Yerusaalemi (1-4)

    • Pawulo ateekateeka olugendo lwe (5-9)

    • Okukyala kwa Timoseewo n’okwa Apolo (10-12)

    • Okubuulirira n’okulamusa (13-24)