Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri

Essuula

Ebirimu

  • 1

    • Sulemaani asaba okuweebwa amagezi (1-12)

    • Obugagga bwa Sulemaani (13-17)

  • 2

    • Enteekateeka z’okuzimba yeekaalu (1-18)

  • 3

    • Sulemaani atandika okuzimba yeekaalu (1-7)

    • Awasinga Obutukuvu (8-14)

    • Empagi ebbiri ez’ekikomo (15-17)

  • 4

    • Ekyoto, Ttanka, n’ebbenseni (1-6)

    • Ekikondo ky’ettaala, emmeeza, n’empya (7-11a)

    • Okumaliriza ebintu by’omu yeekaalu (11b-22)

  • 5

    • Okuteekateeka okutongoza yeekaalu (1-14)

      • Essanduuko ereetebwa mu yeekaalu (2-10)

  • 6

    • Sulemaani ayogera eri abantu (1-11)

    • Essaala ya Sulemaani ng’atongoza yeekaalu (12-42)

  • 7

    • Yeekaalu ejjula ekitiibwa kya Yakuwa (1-3)

    • Emikolo egy’okutongoza yeekaalu (4-10)

    • Yakuwa alabikira Sulemaani (11-22)

  • 8

    • Ebizimbe ebirala Sulemaani bye yazimba (1-11)

    • Enteekateeka ey’okusinza ku yeekaalu eteekebwawo (12-16)

    • Ebyombo bya Sulemaani (17, 18)

  • 9

    • Kabaka omukazi ow’e Seba akyalira Sulemaani (1-12)

    • Eby’obugagga bya Sulemaani (13-28)

    • Sulemaani afa (29-31)

  • 10

    • Abayisirayiri bajeemera Lekobowaamu (1-19)

  • 11

    • Obufuzi bwa Lekobowaamu (1-12)

    • Abaleevi abeesigwa bajja mu Yuda (13-17)

    • Ab’enju ya Lekobowaamu (18-23)

  • 12

    • Sisaki alumba Yerusaalemi (1-12)

    • Enkomerero y’obufuzi bwa Lekobowaamu (13-16)

  • 13

    • Abiya, kabaka wa Yuda (1-22)

      • Abiya awangula Yerobowaamu (3-20)

  • 14

    • Abiya afa (1)

    • Asa, kabaka wa Yuda (2-8)

    • Asa awangula Abeesiyopiya 1,000,000 (9-15)

  • 15

    • Asa aleetawo enkyukakyuka (1-19)

  • 16

    • Asa akola endagaano ne Busuuli (1-6)

    • Kanani anenya Asa (7-10)

    • Asa afa (11-14)

  • 17

    • Yekosafaati, kabaka wa Yuda (1-6)

    • Omulimu gw’okuyigiriza (7-9)

    • Amagye ga Yekosafaati (10-19)

  • 18

    • Yekosafaati akola omukwano ne Akabu (1-11)

    • Mikaaya alagula okuwangulwa (12-27)

    • Akabu attirwa e Lamosi-gireyaadi (28-34)

  • 19

    • Yeku anenya Yekosafaati (1-3)

    • Yekosafaati aleetawo enkyukakyuka (4-11)

  • 20

    • Amawanga gateekateeka okulumba Yuda (1-4)

    • Yekosafaati asaba Yakuwa amuyambe (5-13)

    • Yakuwa addamu okusaba kwe (14-19)

    • Yuda erokolebwa mu ngeri ey’ekyamagero (20-30)

    • Enkomerero y’obufuzi bwa Yekosafaati (31-37)

  • 21

    • Yekolaamu, kabaka wa Yuda (1-11)

    • Eriya aweereza obubaka mu bbaluwa (12-15)

    • Yekolaamu afa bubi (16-20)

  • 22

    • Akaziya, kabaka wa Yuda (1-9)

    • Asaliya yeddiza entebe y’obwakabaka (10-12)

  • 23

    • Yekoyaada abaako ky’akolawo; Yekowaasi afuulibwa kabaka (1-11)

    • Asaliya attibwa (12-15)

    • Yekoyaada aleetawo enkyukakyuka (16-21)

  • 24

    • Obufuzi bwa Yekowaasi (1-3)

    • Yekowaasi addaabiriza yeekaalu (4-14)

    • Yekowaasi ava ku kusinza okw’amazima (15-22)

    • Yekowaasi attibwa (23-27)

  • 25

    • Amaziya, kabaka wa Yuda (1-4)

    • Olutalo n’Abeedomu (5-13)

    • Amaziya asinza ebifaananyi (14-16)

    • Alwana ne Yekowaasi kabaka wa Isirayiri (17-24)

    • Amaziya afa (25-28)

  • 26

    • Uzziya, kabaka wa Yuda (1-5)

    • Obuwanguzi bw’eggye lya Uzziya (6-15)

    • Uzziya akubwa ebigenge olw’amalala (16-21)

    • Uzziya afa (22, 23)

  • 27

    • Yosamu, kabaka wa Yuda (1-9)

  • 28

    • Akazi, kabaka wa Yuda (1-4)

    • Awangulwa Busuuli ne Isirayiri (5-8)

    • Odedi alabula Isirayiri (9-15)

    • Yuda etoowazibwa (16-19)

    • Akazi asinza ebifaananyi; afa (20-27)

  • 29

    • Keezeekiya, kabaka wa Yuda (1, 2)

    • Keezeekiya aleetawo enkyukakyuka (3-11)

    • Yeekaalu erongoosebwa (12-19)

    • Obuweereza bw’oku yeekaalu buzzibwawo (20-36)

  • 30

    • Keezeekiya akwata Okuyitako (1-27)

  • 31

    • Keezeekiya amalawo okusinza okw’obulimba (1)

    • Bakabona n’Abaleevi baweebwa omugabo gwabwe (2-21)

  • 32

    • Sennakeribu atiisatiisa Yerusaalemi (1-8)

    • Sennakeribu anyooma Yakuwa (9-19)

    • Malayika atta eggye lya Bwasuli (20-23)

    • Keezeekiya alwala; afuna amalala (24-26)

    • Ebintu Keezeekiya bye yakola; afa (27-33)

  • 33

    • Manase, kabaka wa Yuda (1-9)

    • Manase yeenenya (10-17)

    • Manase afa (18-20)

    • Amoni, kabaka wa Yuda (21-25)

  • 34

    • Yosiya, kabaka wa Yuda (1, 2)

    • Yosiya aleetawo enkyukakyuka (3-13)

    • Ekitabo ky’Amateeka kizuulibwa (14-21)

    • Obunnabbi bwa Kuluda obukwata ku kuzikirizibwa (22-28)

    • Yosiya asomera abantu ekitabo (29-33)

  • 35

    • Yosiya ateekateeka okukwata Okuyitako (1-19)

    • Yosiya attibwa Falaawo Neko (20-27)

  • 36

    • Yekoyakazi, kabaka wa Yuda (1-3)

    • Yekoyakimu, kabaka wa Yuda (4-8)

    • Yekoyakini, kabaka wa Yuda (9, 10)

    • Zeddeekiya, kabaka wa Yuda (11-14)

    • Yerusaalemi kizikirizibwa (15-21)

    • Kuulo ayisa ekiragiro okuddamu okuzimba yeekaalu (22, 23)