Buuka ogende ku bubaka obulimu

Okukuza Abaana

Okubeera Omuzadde Omulungi

Biki Ebiyamba Omuntu Okuba Omuzadde Omulungi?

Oyinza otya okukuza abaana bo nga baabuvunaanyizibwa?

Lwaki Okusoma Kikulu eri Abaana—Ekitundu 1: Soma oba Laba?

Abaana bangi basinga kwagala kulaba vidiyo. Abazadde bayinza batya okukubiriza abaana okusoma ekisingawo?

Lwaki Okusoma Kikulu eri Abaana​—Ekitundu 2: Ekitabo Ekiri ku Ssimu oba Ekikube mu Kyapa?

Kiki ekisinga obulungi eri abaana, okusomera ku ssimu oba ekitabo ekikube mu kyapa? Enkola zombi zirina ebirungi.

Amaka Okuba Amanywevu​—Ekyokulabirako

Bw’oba oyagala abaana bakolere ku bigambo byo, olina okukolera ku ebyo by’oyogera.

Okutendeka Abaana

Kikulu Okuyigiriza Abaana Emirimu gy’Awaka

Abazadde, mwewala okuwa abaana bammwe emirimu gy’awaka? Bwe kiba kityo, mulowooze ku ngeri okukola emirimu gy’awaka gye kiyinza okuyamba abaana bammwe okuba ab’obuvunaanyizibwa era n’engeri gye kiyinza okubaleetera essanyu.

Obukulu bw’Okuba n’Empisa

Bw’oyigiriza abaana bo empisa kijja kubayamba mu biseera eby’omu maaso.

Okuba ow’Obuvunaanyizibwa

Ddi omuntu lw’alina okuyiga okuba ow’obuvunaanyizibwa, ng’akyali muto oba ng’akuze?

Engeri y’Okutendekamu Abaana Bammwe

Okugunjula abaana tekikoma ku kubateerawo mateeka na kubabonereza.

Obutapondooka

Abaana abayiga obutapondooka basobola okwaŋŋanga ebizibu bye bafuna mu bulamu.

Okuyamba Omwana Wo Okwaŋŋanga Ekiseera Ekya Kaabuvubuka

Amagezi nga mirundi etaano okuva mu Bayibuli gasobola abaana okwaŋŋanga ekiseera ekya kaabuvubuka.

Oyinza Otya Okuyigiriza Abaana Bo Okwagala Katonda?

Oyinza otya okuyigiriza omwana wo Bayibuli n’omutuuka ku mutima?

Abazadde Bayinza Batya Okuyigiriza Abaana Baabwe Ebikwata ku by’Okwegatta?

Bayibuli erimu amagezi agasobola okukuyamba okwogera n’abaana bo ku by’okwegatta era n’engeri gy’oyinza okubayambamu okwewala abo abayinza okubakabasanya.

Okuyigiriza Abaana Bo Ebikwata ku Kwegatta

Abaana batandika okulaba oba okuwulira ebintu ebikwata ku kwegatta nga bakyali bato. Kiki ky’osaanidde okumanya? Kiki ky’oyinza okukola okukuuma abaana bo?

Okukangavvula

Okuyigiriza Abaana Obwetoowaze

Yamba omwana wo okuba omwetoowaze ate nga mu kiseera kye kimu teyeenyooma.

Abaana Bo Osaanidde Kubakangavvula Otya?

Bayibuli eraga ebintu bisatu ebisobola okuyamba abazadde okukangavvula obulungi abaana baabwe.

Emiganyulo Egiri mu Kwefuga

Lwaki kikulu okwefuga, era tuyiga tutya okwefuga?

Okuba Omwetoowaze

Abaana bo bwe bayiga okuba abeetoowaze kijja kubayamba kati ne mu biseera eby’omu maaso.