Buuka ogende ku bubaka obulimu

Obulamu n’Okufa

Obulamu

Obulamu Bulina Kigendererwa Ki?

Wali weebuuzizzaako nti, ‘Obulamu bulina kigendererwa ki?’ Soma omanye engeri Bayibuli gy’eddamu ekibuuzo ekyo.

Biki Katonda by’Ayagala Nkole?

Okusobola okumanya ebyo Katonda by’ayagala okole olina kusooka kufuna kabonero oba okuyitibwa kuva gy’ali? Laba Bayibuli ky’egamba.

Oyinza Otya Okuba Omulamu Emirembe Gyonna?

Bayibuli eraga nti abo abakola Katonda by’ayagala basobola okuba abalamu emirembe gyonna. Lowooza ku bintu bisatu by’ayagala tukole.

Omwoyo Kye Ki?

Omwoyo kintu ekiramu ekiri mu ggwe? Bw’onoofa, gunaasigala nga mulamu?

Baani Abawandiikibwa mu “Kitabo ky’Obulamu”?

Katonda asuubiza okujjukira abo abeesigwa gy’ali. Erinnya lyo lyawandiikibwa mu “kitabo ky’obulamu”?

Okufa

Lwaki Abantu Bafa?

Eky’okuddamu Bayibuli ky’ewa mu kibuuzo kino kibudaabuda era kiwa essuubi.

Kiki Ekituuka ku Muntu ng’Afudde?

Ddala abafu baba bamanyi ebigenda mu maaso?

Bayibuli Eyogera Ki ku Kwokya Emirambo?

Waliwo engeri ez’enjawulo ez’okuyisaamu ebisigalira by’omuntu afudde?

Njagala Kwetta—Bayibuli Esobola Okunnyamba Bwe Nfuna Ekirowoozo ky’Okwetta?

Magezi ki Bayibuli g’ewa agasobola okuyamba omuntu ayagala okufa?

Okutya Okufa​—Oyinza Otya Okukuvvuunuka?

Bwe weewala okutya ennyo okufa kijja kukuyamba okunyumirwa obulamu.

Ebyogerwa Abo Abaabulako Akatono Okufa​—Bituufu?

Ddala baba balozezzaako ku bulamu obulala? Bayibuli by’egamba ebikwata ku kuzuukira kwa Laazaalo bituyamba okumanya amazima agakwata ku nsonga eno.

Bayibuli Eyogera Ki ku Kukomya Obulamu bw’Omuntu Ali mu Bulumi obw’Amaanyi?

Watya singa omuntu mulwadde nnyo? Kyetaagisa okukola kyonna okwongerayo obulamu bw’omuntu agenda okufa?

Eggulu n'Amagombe

Baani Abagenda mu Ggulu?

Abantu bangi balowooza nti abantu bonna abalungi bajja kugenda mu ggulu. Kiki Bayibuli ky’egamba ku nsonga eyo?

Amagombe Kye Ki? Ddala Kifo Abantu Gye Babonyaabonyezebwa Emirembe Gyonna?

Ddala abantu ababi babonyaabonyezebwa mu muliro ogutazikira? Ddala kye kibonerezo ekiweebwa abakola ebibi? Soma omanye engeri Bayibuli gy’eddamu ebibuuzo ebyo.

Baani Abagenda Emagombe?

Abantu abalungi nabo bagenda emagombe? Omuntu asobola okuva emagombe? Amagombe ganaabeerawo emirembe gyonna? Bayibuli eddamu ebibuuzo ebyo.

Ddala Ebisolo Bigenda mu Ggulu?

Tewali Bayibuli weeyogerera nti waliyo eggulu ly’ebisolo, era waliwo ensonga lwaki kiri bw’ekityo.

Hope for the Dead

Okuzuukira Kye Ki?

Baani balizuukizibwa mu biseera eby’omu maaso?