Buuka ogende ku bubaka obulimu

Emize

Emize Abantu Gye Baba Nagyo

Okwemanyiiza Okukola Ebintu Ebikuganyula

Kakasa nti ebintu bye weemanyiiza okukola bikuganyula.

Omwenge, Sigala, n'Ebiragalalagala

Okunywa Ssigala Katonda Akutwala Atya?

Bayibuli teyogera ku ssigala, kati olwo tuyinza tutya okumanya endowooza ya Katonda?

Okunywa Sigala Kibi mu Maaso ga Katonda?

Bwe kiba nti okunywa sigala tekyogerwako mu Bayibuli, kisoboka okumanya eky’okuddamu mu kibuuzo ekyo?

Electronic Media

Essimu Yo y’Ekufuga oba Ggwe Agifuga?

Oli mu nsi erimu tekinologiya ow’omulembe, naye talina kukufuga. Oyinza otya okumanya oba ng’essimu yo y’ekufuga? Bwe kiba nti y’ekufuga, oyinza otya okugifuga?

Okukuba Zzaala

Ebifaananyi eby'Obuseegu

Watya nga Nnina Omuze ogw’Okulaba Ebifaananyi eby’Obuseegu?

Bayibuli esobola okukuyamba okutegeera akabi akali mu kulaba ebifaananyi eby’obuseegu.

Bayibuli Eyogera Ki ku Bifaananyi eby’Obuseegu? Kikyamu Okuweerezeganya Mesegi oba Ebifaananyi Ebikwata ku Kwegatta ku Intaneeti?

Eby’okwesanyusaamu ebirimu ebikolwa eby’okwegatta bicaase nnyo. Ekyo kitegeeza nti eby’okwesanyusaamu ebyo bikkirizibwa?