Buuka ogende ku bubaka obulimu

Okwaŋŋanga Ebizibu eby’Amaanyi

Okubonaabona

Bwe Tubonaabona Katonda Aba Atubonereza?

Katonda akozesa ebintu ng’obulwadde oba obutyabaga okubonereza abantu olw’ebintu ebibi bye bakola?

Lwaki Katonda Aleseewo Okubonaabona?

Abantu bangi beebuuza lwaki ensi ejjudde obukyayi n’okubonaabona. Bayibuli etuyamba okumanya lwaki era etubudaabuda.

Lwaki Waaliwo Ekitta Bantu? Lwaki Katonda Teyakiziyiza?

Bangi beebuuza ensonga lwaki Katonda ow’okwagala akkiriza okubonaabona. Bayibuli erimu eby’okuddamu ebimatiza!

Okufiirwa Omuntu Wo

Ky’Oyinza Okukola ng’Ofiiriddwa Omuntu Wo

Laba by’oyinza okukola okusobola okugumira obulimu bw’owulira ng’ofiiriddwa omuntu wo.

Okwaŋŋanga Ennaku gy’Ofuna ng’Ofiiriddwa​—By’Oyinza Okukola

Bangi balina bye bakozeewo ebibayambye okuguma nga bafiiriddwa.

Obulamu Bwa Mugaso Wadde ng’Ofiiriddwa Omuntu Wo?

Lowooza ku ebintu bya mirundi etaano ebisobola okukuyamba okuguma ng’ofiiriddwa omuntu wo.

Muzadde Wo bw’Afa

Okufiirwa omuzadde kiruma nnyo. Kiki ekiyinza okuyamba abaana okwaŋŋanga embeera eyo?

Abaana Abalina Ennaku olw’Okufiirwa ab’Eŋŋanda Zaabwe

Bayibuli yayamba etya abavubuka basatu nga bafiiriddwa bazadde baabwe?

Biki Ebikakasa nti Abaafa Bajja Kuzuukira?

Bayibuli ewa ensonga bbiri ezitukakasa nti wajja kubaawo okuzuukira.

Obuyambi Obusingayo Obulungi eri Abo Abafiiriddwa

Bayibuli erimu amagezi agasingayo obulungi agasobola okuyamba abo abafiiriddwa.

Obutyabaga

By’Oyinza Okukola nga Waguddewo Akatyabaga

Amagezi gano gasobola okukuyamba okuwonawo awamu n’abalala.

Ddala Obulamu Bwa Mugaso Wadde ng’Okoseddwa Akatyabaga?

Bayibuli etuwa amagezi agasobola okutuyamba nga tukoseddwa akatyabaga.

Bayibuli Eyogera Ki ku Butyabaga?

Katonda abukozesa okubonereza bantu? Katonda ayamba abo ababa bakoseddwa obutyabaga?