Buuka ogende ku bubaka obulimu

Emirimu ne Ssente

Eby'Emirimu

Ensi Ejjudde Ebizibu​—Kozesa Bulungi Ssente Zo

Okukozesa obulungi ssente kiyinza okukuyamba nga waguddewo akatyabaga.

Onyumirwa Okukola Emirimu egy’Okukakaalukana?

Abantu abamu kibaswaza okukola emirimu egitwalibwa ng’egya wansi. Kyokka abantu abalala bangi banyumirwa okukola emirimu ng’egyo. Biki ebibayamba okunyumirwa emirimu gyabwe?

Owulira ng’Eby’Okukola Bikuyitiriddeko?

Abantu abamu kibazibuwalira okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwe balina awaka ne ku mulimu. Obuzibu buva wa? Kiki ekisobola okubayamba?

Endowooza gy'Olina ku Ssente

Ddala Ssente Ye Nsibuko y’Ebibi Ebya Buli Ngeri?

Ebigambo ebitera okwogerwa ebigamba nti “ssente ye nsibuko y’ebintu ebibi byonna” bigambo ebitaggibwayo byonna okuva mu Bayibuli.

Obulamu Obulungi​—Okukozesa Obulungi Ssente

Amagezi agali mu Bayibuli gayinza gatya okukuyamba okukozesa obulungi ssente?

Ekkubo Erireeta Essanyu​—Okuba Omumativu n’Okuba Omugabi

Bangi balowooza nti omuntu okuba omusanyufu alina okuba n’eby’obugagga bingi. Naye ddala ssente zireeta essanyu erya nnamaddala? Obukakafu bulaga ki?

Obuyigirize Obwa Waggulu ne Ssente Binaakuyamba Okuba n’Ebiseera eby’Omu Maaso Ebirungi?

Bangi bakizudde nti obuyigirize ne ssente tebibayambye kufuna ebyo bye baali basuubira.

Okweraliikirira eby’Enfuna

Omusajja omu yasobola wadde ng’ebintu ebikozesebwa mu bulamu obwa bulijjo byali bigula buwanana.

Nnazuula eby’Obugagga ebya Nnamaddala

Munnabizineesi yazuula atya ekintu eky’omuwendo ennyo okusinga eby’obugagga ne ssente?

Okukozesa Obulungi Ssente

Bayibuli Esobola Okutuyamba Okwaŋŋanga Ebizibu by’Eby’enfuna n’Amabanja?

Ssente tezisobola kugula ssanyu lya nnamaddala, naye Bayibuli esobola okukuyamba ng’oyolekagana n’ebizibu by’eby’enfuna.

Wandyewoze Ssente?

Amagezi agali mu Bayibuli gasobola okukuyamba okusalawo obulungi.

Obwavu

Obwavu Buliggwaawo?

Ani asobola okumalawo obwavu?