Buuka ogende ku bubaka obulimu

Ebyali Byakateekebwa Awatandikirwa

 

Okunywa Sigala Kibi mu Maaso ga Katonda?

Bwe kiba nti okunywa sigala tekyogerwako mu Bayibuli, kisoboka okumanya eky’okuddamu mu kibuuzo ekyo?

Okunoonya Amazima

Bayibuli erimu eby’okuddamu ebituufu ebikwata ku bibuuzo ebisinga obukulu mu bulamu.

Ziyiza Okupikirizibwa!

Ebintu bina ebisobola okukuyamba okwesalirawo.

Katonda Afaayo ku Bakazi?

Eky’okuddamu mu kibuuzo ekyo kisobola okukuyamba okufuna emirembe ku mutima ng’otulugunyizibwa oba ng’oyisibwa mu ngeri etali ya bwenkanya.

 

Okulwanagana Kulikoma Ddi?—Kiki Bayibuli ky’Egamba?

Mu kiseera ekitali kya wala entalo zonna zijja kukoma. Bayibuli eraga engeri ekyo gye kijja okubaawo.

Bayibuli Eyogera Ki ku Ppaasika?

Laba ensibuko y’ebintu bitaano ebikolebwa ku Ppaasika.

Ebibuuzo 5 Ebikwata ku Kubonaabona Biddibwamu

Okumanya eby’okuddamu kisobola okukuyamba okubudaabudibwa ng’oyolekagana n’ebizibu.

Okukendeeza ku Kweraliikirira

Abantu beeyongedde okuba abeeraliikirivu. Naye waliwo by’osobola okukola okukendeeza ku kweraliikirira.

Mukulembeze Ki Katonda gw’Alonze?

Mu byafaayo byonna, omuntu omu yekka ye yatuukiriza ebisaanyizo eby’okuba omukulembeze w’Obwakabaka bwa Katonda.

 

Waliwo Ekiyinza Okumalawo Obusosoze?

Enkyukakyuka erina kutandikira mu mutima gwaffe ne mu ndowooza yaffe. Laba engeri ttaano gye tuyinza okwewalamu obusosoze.

Ssaayansi ne Bayibuli

Ssaayansi ne Bayibuli bikwatagana? Bw’ogeraageranya Bayibuli ky’eyogera n’ebyo bannassaayansi bye bazudde obaako by’oyiga.

Obufumbo n’Amaka

Abafumbo n’amaka boolekagana n’ebizibu bingi. Amagezi amalungi agali mu Bayibuli gasobola okuyamba ab’omu maka okukolagana obulungi.

Emirembe n’Essanyu

Bayibuli eyambye abantu bangi nnyo okwaŋŋanga ebizibu bye boolekagana nabyo buli lunaku, okuweweeza ku bulumi bwe balina, n’okufuna ekigendererwa mu bulamu.

Ebiyamba abavubuka

Manya ebisobola okuyamba abavubuka okwolekagana n’ebizibu bye batera okufuna.