Buuka ogende ku bubaka obulimu

Abavvuunuzi ba Bayibuli

Desiderius Erasmus

Erasmus yali mututumufu. Kiki ekyamufuula okuba omututumufu?

Bayibuli ya Bedell—Yayamba Bangi Okwongera Okutegeera Ebyawandiikibwa

Bayibuli ya Bedell ye yali ekozesebwa okumala emyaka 300.

Elias Hutter ne Bayibuli ez’Olwebbulaniya Ze Yavvuunula

Elias Hutter, omwekkenneenya eyaliwo mu kyasa ekya 16, yafulumya Bayibuli bbiri ez’Olwebbulaniya. Lwaki Bayibuli ezo ebbiri zaali za mugaso nnyo.

Lefèvre d’Étaples​—Yayagala Abantu ba Bulijjo Bategeere Ekigambo kya Katonda

Yatuuka atya ku kiruubirirwa kye wadde nga yali ayigganyizibwa?