Buuka ogende ku bubaka obulimu

Enkyusa za Bayibuli

Obulagirizi Abavvuunula Bayibuli Bwe Baagoberera

Abo abavvuunula Enkyusa ey’Ensi Empya baagoberera emisingi etaano emikulu.

Bayibuli​—Lwaki Nnyingi Nnyo?

Manya ensonga lwaki waliwo enkyusa za Bayibuli nnyingi.

Syriac Peshitta—Emu ku Bayibuli Ezaasooka Okuvvuunulwa

Bayibuli eno ey’edda etuyamba okutegeera nti enkyusa za Bayibuli ezimu zaayongerwamu ebigambo ebitaali mu byawandiikibwa ebyasooka.

Bayibuli ya Bedell—Yayamba Bangi Okwongera Okutegeera Ebyawandiikibwa

Bayibuli ya Bedell ye yali ekozesebwa okumala emyaka 300.

Elias Hutter ne Bayibuli ez’Olwebbulaniya Ze Yavvuunula

Elias Hutter, omwekkenneenya eyaliwo mu kyasa ekya 16, yafulumya Bayibuli bbiri ez’Olwebbulaniya. Lwaki Bayibuli ezo ebbiri zaali za mugaso nnyo.

Okubunyisa Ekigambo kya Katonda mu Sipeyini ey’Edda

Kiki abayizi abaawandiikanga Ebyawandiikibwa ku mayinja kye bafaananya n’abo abaakukusanga Bayibuli?