Buuka ogende ku bubaka obulimu

Ebyali Byakateekebwa Awatandikirwa

 

Ani gw’Onoolonda Okubeera Omukulembeze Wo?—Bayibuli Ekyogerako Ki?

N’omukulembeze w’abantu omulungi abaako ebintu by’atayinza kukola, naye waliwo Omukulembeze omu gwe tuyinza okwesigira ddala.

Oyinza Otya Okubeera Mukwano gwa Katonda?

Wali oyagaddeko okubuuza Katonda nti: “Ggwe ani? Oli ludda wa? Onfaako?”

 

Ddala Ensi Eneewoonawo?​—Agayanja

Agayanja agoonooneddwa gasobola okuddamu okulongooka?

Okwaŋŋanga Ebitweraliikiriza

Laba agamu ku magezi agasobola okukuyamba okwaŋŋanga okweraliikirira oboolyawo n’okukukendeeza.

Bayibuli Eyogera Ki ku Kulya Ebisiyaga?

Katonda alina ndowooza ki ku kulya ebisiyaga? Ddala omuntu eyeegomba okwegatta n’abo b’afaanaya nabo ekikula asobola okusanyusa Katonda?

Katonda y’Atuleetera Okubonaabona?

Abantu babuzaabuziddwa ebintu eby’obulimba ebyogerwa ku Katonda. Amazima agakwata ku Katonda ge galuwa?

Katonda Afaayo ku Bakazi?

Eky’okuddamu mu kibuuzo ekyo kisobola okukuyamba okufuna emirembe ku mutima ng’otulugunyizibwa oba ng’oyisibwa mu ngeri etali ya bwenkanya.

 

Okulwanagana Kulikoma Ddi?—Kiki Bayibuli ky’Egamba?

Mu kiseera ekitali kya wala entalo zonna zijja kukoma. Bayibuli eraga engeri ekyo gye kijja okubaawo.

Bayibuli Ekwatagana ne Ssaayansi?

Waliwo ebintu Bayibuli by’eyogera nga tebikwatagana na ssaayansi?

Emikisa egy’Olubeerera Okuva eri Katonda

Soma omanye emikisa egyo, ensonga lwaki osaanidde okugikkiririzaamu, era n’engeri gy’oyinza okugifuna.

Emirembe n’Essanyu

Bayibuli eyambye abantu bangi nnyo okwaŋŋanga ebizibu bye boolekagana nabyo buli lunaku, okuweweeza ku bulumi bwe balina, n’okufuna ekigendererwa mu bulamu.

Ssaayansi ne Bayibuli

Ssaayansi ne Bayibuli bikwatagana? Bw’ogeraageranya Bayibuli ky’eyogera n’ebyo bannassaayansi bye bazudde obaako by’oyiga.

Obufumbo n’Amaka

Abafumbo n’amaka boolekagana n’ebizibu bingi. Amagezi amalungi agali mu Bayibuli gasobola okuyamba ab’omu maka okukolagana obulungi.

Ebiyamba abavubuka

Manya ebisobola okuyamba abavubuka okwolekagana n’ebizibu bye batera okufuna.