Ensonga Endala

Ebitundu bino bikwata ku nsonga ezitali zimu era bingi ku byo biragiddwa awatandikirwa ku jw.org. Kozesa ebitundu bino ne vidiyo zino weeyongera okusiima amagezi amalungi agali mu Bayibuli.

BEERA BULINDAALA!

Obumenyi bw’Amateeka Obweyongedde Okwetooloola Ensi—Kiki Bayibuli ky’Ebwogerako?

Manya ensonga lwaki waliwo obumenyi bw’amateeka bungi okwetooloola ensi.

Obukuumi eri Abakazi​—⁠Bayibuli ky’Egamba

Katonda ayagala abakazi babe n’obukuumi. Laba ensonga lwaki afaayo ku bakazi n’ekyo ky’anaakolawo okumalawo okutulugunyizibwa kw’abakazi.

BEERA BULINDAALA!

Okulwanagana Kulikoma Ddi?—Kiki Bayibuli ky’Egamba?

Mu kiseera ekitali kya wala entalo zonna zijja kukoma. Bayibuli eraga engeri ekyo gye kijja okubaawo.

KAWEEFUBE OW’OKUYITA ABANTU KU KIJJUKIZO

Yesu Ajja Kumalawo Obumenyi bw’Amateeka

Tuyinza tutya okulaga nti tusiima ebyo byonna Yesu by’atukoledde n’ebyo by’ajja okutukolera?

W’OTUUKIRA

Bayibuli Eyogera Ki ku Bbula ly’Emmere Eririwo Leero?

Katonda si y’avunaanyizibwa ku bbula ly’emmere eririwo leero, naye yatutegeeza nti ekyo kyandibaddewo.

KAWEEFUBE OW’OKUYITA ABANTU KU KIJJUKIZO

Yesu Ajja Kumalawo Obumenyi bw’Amateeka

Tuyinza tutya okulaga nti tusiima ebyo byonna Yesu by’atukoledde n’ebyo by’ajja okutukolera?

Okussa Ekitiibwa mu Ndowooza z’Abalala—Engeri Bayibuli gy’Eyinza Okuyambamu

Ebyawandiikibwa bino biraga engeri Bayibuli gy’eyambamu abantu okuba mu mirembe n’okussa ekitiibwa mu balala.

EBINTU EBIRALA

Okubudaabuda eri Abo Abafiiriddwako Abantu Baabwe

Omwagalwa waffe bw’afa tuyinza okuwulira nti tewali asobola kutegeera bulumi bwe tuyitamu. Naye Katonda abutegeera era asobola okutuyamba.

Omuntu Wo bw’Afa

Laba by’oyinza okukola okusobola okugumira obulimu bw’owulira ng’ofiiriddwa omuntu wo.

Tewaliiwo bikwatagana n'ekyo ky'olonze.