Buuka ogende ku bubaka obulimu

Bye Boogera ku Nsibuko y’Obulamu

Ensonga Lwaki . . . Tukkiriza nti Katonda Gyali

Ebintu ebyewuunyisa mu butonde byayamba profesa omu okukkiriza nti Omutonzi gy’ali.

Omusawo w’Obwongo Annyonnyola Ebikwata ku Nzikiriza Ye

Professor Rajesh Kalaria annyonnyola ebikwata ku mulimu gwe n’enzikiriza ye. Kiki ekyamuleetera okwagala ssaayansi? Kiki ekyamuleetera okutandika okunoonyereza ebikwata ku nsibuko y’obulamu?

Munnasayansi Annyonnyola Ebikwata ku Nzikiriza Ye

Mu kusooka Profesa Yan-Der Hsuuw yali takkiriza nti ebintu byatondebwa butondebwa, naye oluvannyuma yakyusa endowooza ye.

Omukugu mu Kuyiiya Programu za Kompyuta Annyonnyola Ebikwata ku Nzikiriza Ye

Fan Yu yali akkiriza nti ebintu byajjawo byokka. Naye kati akkiriza nti Katonda ye yatonda ebintu byonna. Lwaki?