OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Febwali 2024

Omunaala guno gulimu ebitundu eby’okusoma mu kibiina okuva nga Apuli 8–Maayi 5, 2024.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 5

“Sirikwabulira”!

Kya kusomebwa mu wiiki ya Apuli 8-14, 2024.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 6

“Mutendereze Erinnya lya Yakuwa”

Kya kusomebwa mu wiiki ya Apuli 15-21, 2024.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 7

Bye Tuyigira ku Banaziri

Kya kusomebwa mu wiiki ya Apuli 22-28, 2024.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 8

Weeyongere Okukolera ku Bulagirizi bwa Yakuwa

Kya kusomebwa mu wiiki ya Apuli 29–​Maayi 5, 2024.

Sigala ng’Oli Musanyufu ng’Olindirira Yakuwa n’Obugumiikiriza

Bangi bamaze ekiseera kiwanvu nga balindirira Yakuwa okuzikiriza ensi eno embi. Kiki ekiyinza okutuyamba okusigala nga tuli basanyufu nga bwe tulindirira Yakuwa okuleeta enkomerero?

Ab’Oluganda Babiri Abapya Abaweereza ku Kakiiko Akafuzi

Ku Lw’okusatu nga Jjanwali 18, 2023, kyalangirirwa nti ow’Oluganda Gage Fleegle n’ow’Oluganda Jeffrey Winder baali balondeddwa okuweereza ku Kakiiko Akafuzi ak’Abajulirwa ba Yakuwa.

Ebibuuzo Ebiva mu Basomi

Biki Bayibuli by’etuyamba okumanya ku busobozi bwa Yakuwa obw’okumanya ebinaabaawo mu biseera eby’omu maaso?

Obadde Okimanyi?

Lowooza ku bintu bisatu ebiyinza okuba nga bye byaleetera abawandiisi ba Bayibuli okuddiŋŋana bye baawandiikanga.