2024 ‘Langirira Amawulire Amalungi!’ Programu y’Olukuŋŋaana Olunene

Olwokutaano

Programu y’olwokutaano yeesigamiziddwa ku Lukka 2:10​​—“amawulire amalungi ag’essanyu eringi abantu bonna lye bajja okufuna.”

Lwamukaaga

Programu y’Olwomukaaga yeesigamiziddwa ku Zabbuli 96:2—⁠“Mulangirire amawulire amalungi ag’obulokozi bwe buli lunaku.”

Ssande

Programu ya Ssande yeesigamiziddwa ku Matayo 24:14​​—“. . . olwo enkomerero n’eryoka ejja.”

Ebirina Okumanyibwa Abo Abazze ku Lukuŋŋaana

Ebirina Okumanyibwa Abo Abazze ku Lukuŋŋaana.

Era Oyinza Okwagala Okusoma Ebitundu Bino

EBITUKWATAKO

Beerawo ku Lukuŋŋaana Olunene olwa 2024 Olulina Omutwe, ‘Langirira Amawulire Amalungi!’

Tukwaniriza okubaawo ku lukuŋŋaana olunene olw’ennaku essatu olw’Abajulirwa ba Yakuwa olw’omwaka guno.

ENKUŊŊAANA ENNENE

Oyanirizibwa ku Lukuŋŋaana Olunene olw’Abajulirwa ba Yakuwa Olwa 2024 Olulina Omutwe: ‘Langirira Amawulire Amalungi!’

Tukwaniriza ku Lukuŋŋaana Olunene olw’ennaku essatu olw’omwaka guno olutegekeddwa Abajulirwa ba Yakuwa.