Buuka ogende ku bubaka obulimu

DDdala Musa Ye Yawandiika Bayibuli?

DDdala Musa Ye Yawandiika Bayibuli?

Bayibuli ky’egamba

 Katonda yakozesa Musa okuwandiika ebitabo ebitaano ebisooka mu Bayibuli: Olubereberye, Okuva, Eby’Abaleevi, Okubala, ne Ekyamateeka. Era kirabika ye yawandiika ekitabo kya Yobu ne Zabbuli eya 90. Naye Musa y’omu ku basajja 40 Katonda be yakozesa okuwandiika Bayibuli.