Buuka ogende ku bubaka obulimu

Andrey Nesmachniy: Okusamba Omupiira Kye Kintu Ekyali Kisinga Obukulu mu Bulamu Bwange

Andrey Nesmachniy: Okusamba Omupiira Kye Kintu Ekyali Kisinga Obukulu mu Bulamu Bwange

Oluvannyuma lwa Andrey okutuuka ku kirooto kye, waliwo ebintu bingi ebyaliwo ebyamuleetera okwebuuza ekigendererwa ky’obulamu. Okumanya gye yaggya eky’okuddamu kiyinza okukwewuunyisa.